BooksDirect

Description - Amateeka ga Katonda by Lee Jaerock

Bwemba nga mpeereza, ntera okubuzibwa ebibuuzo bingi omuli, "Katonda Asangibwa wa?" oba "Ndaga Katonda," oba "Nnyinza ntya okusisinkana Katonda?" Abantu babuuza ebibuuzo eby'ekika kino kubanga tebamanyi ngeri yakusisinkanamu Katonda. Naye engeri ey'okusisinkanamu Katonda nnyangu nnyo okusinga bwe tulowooza. Tuyinza okusisinkana Katonda nga tuyiga amateeka Ge n'okugagondera. Wabula, wadde abantu bangi kino bakimanyi mu mitwe gyabwe, balemererwa okugondera amateeka kubanga tebategeera emiganyulo egy'omwoyo egiri mu mateeka, agaateekebwawo olw'okwagala Kitaffe kwalina gye tuli.

...

Buy Amateeka ga Katonda by Lee Jaerock from Australia's Online Independent Bookstore, BooksDirect.

A Preview for this title is currently not available.